test
dict
train
dict
val
dict
{ "en": "He is a talented comedian.", "lg": "Tukozesa sitoovu y'amafuta okufumba awaka." }
{ "en": "The police has released a report on the cause of the fire.", "lg": "Eggwanga kati liteekateeka okwongera ku luguudo lw'eggaali y'omukka oluliwo." }
{ "en": "Road construction works are expensive to the districts.", "lg": "Amazzi amakyafu gayinza okuvaako endwadde." }
{ "en": "We use a paraffin stove to cook at home.", "lg": "Okusiga ensimbi okusinga omuwendo kuli mu bya bulimi n'obulunzi." }
{ "en": "The country now plans to extend the existing railway line.", "lg": "Muwala we yakola bulungi mu bigezo bya pulayimale eby'akamalirizo." }
{ "en": "How do you deal with disappointments in life?", "lg": "Emirimu gy'okuzimba enguudo gya buwanana eri disitulikiti." }
{ "en": "The most valuable investments are in agriculture.", "lg": "Emisolo mingi egiteekebwa ku basuubuzi abayingiza ebyamaguzi okuva emitala w'amayanja." }
{ "en": "His daughter performed well in the primary leaving examinations.", "lg": "Nniza kugula wa ebitabo ebikwata ku nkuza y'abaana?" }
{ "en": "Women and mothers whose children got sick called her for free transport.", "lg": "Okwata otya ebintu ebimalamu amaanyi mu bulamu?" }
{ "en": "High taxes are imposed on traders bringing in goods from abroad.", "lg": "Abeegugunzi baddusse ku bapoliisi." }
{ "en": "Where can I buy books on parenting?", "lg": "Abantu n'abakuumaddembe bakolera wamu okutumbula obutebenkevu mu kitundu." }
{ "en": "How do antelopes look like?", "lg": "Abakazi ne ba maama abaalwaza abaana baamuyita okubawa entambula ey'obwereere." }
{ "en": "The protesters ran away from the policemen.", "lg": "Emirambo gy'abagenzi gyaziikiddwa." }
{ "en": "The public and security should work together to promote security in the area.", "lg": "Poliisi yamusaba okunnyonnyola enfaanana y'omusajja." }
{ "en": "Most of the crops dried up due to the drought.", "lg": "Empala zifaanana zitya?" }
{ "en": "The bodies of the deceased were buried.", "lg": "Abateekamateeka baasaba wabeewo okunoonyereza ku buzzi bw'emisango obweyongedde." }
{ "en": "The police requested her to describe the appearance of the man.", "lg": "Omutindo gw'ebyennyanja ebivubibwa mu nkola eno ebiseera ebisinga guba mulungi." }
{ "en": "The inspector general of government is called Irene Mulyagonja.", "lg": "Ebirime ebisinga byakala lw'ekyeya." }
{ "en": "The legislators asked for an investigation into the increasing crime rate.", "lg": "nan" }
{ "en": "The quality of fish harvested by this method is usually good.", "lg": "Mukulaakulanye ebintu mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo." }
{ "en": "Ugandans are talented in various sports fields.", "lg": "Kaliisoliiso wa gavumenti ayitibwa Irene Mulyagonja." }
{ "en": "She competes in her hometown.", "lg": "Abavubuka basobola okuganyulwa ennyo mu byobulimi." }
{ "en": "develop infrastructure in the different regions of the country.", "lg": "Abakungu ba gavumenti beemulugunyizza ku bumenyi bw'amateeka obweyongedde mu ggwanga." }
{ "en": "I am not going to answer your question.", "lg": "Bannayuganda balina ebitone mu bisaawe by'ebyemizannyo eby'enjawulo." }
{ "en": "The youth can benefit a lot from agriculture.", "lg": "Abantu basanyufu olwa leero." }
{ "en": "Government officials have complained about the increasing crime rate in the country.", "lg": "Tuyinza okuzuula mangu emmotoka nga tusinziira ku nnamba puleeti yaayo." }
{ "en": "The children were punished for disobeying their father.", "lg": "Sigenda kuddamu kibuuzo kyo." }
{ "en": "People are already excited about today.", "lg": "Ekirwadde kya korona kisobola okutaataaganya amawugwe." }
{ "en": "We can easily identify a car by the help of its number plate.", "lg": "Yagitwala nga nkizo okuliirako awamu n'abagagga ab'omu kibuga." }
{ "en": "He replied to me in a rude voice.", "lg": "Abaana baabonerezebwa olw'okujeemera kitaabwe." }
{ "en": "Coronavirus can cause lung complications.", "lg": "Amawanga ageeriraanye geetaaga okukolagana." }
{ "en": "He took it as a privilege to have dined with the rich people in the city.", "lg": "Kkamera zijja ku lawuna obubenje n'obuzzi bw'emisango." }
{ "en": "He was subject to violent attacks in the press and parliament for speaking out.", "lg": "nan" }
{ "en": "Neighbouring nations need to collaborate.", "lg": "Buli lwe yagezaako okuteeba ggoolo omupiira gwagendanga bweeru." }
{ "en": "The cameras will monitor accidents and crimes.", "lg": "Kkapa yadduka okuva ewa mukama waayo." }
{ "en": "The district chairperson was interviewed about the land issue.", "lg": "nan" }
{ "en": "The ball went offside whenever he tried to make a score.", "lg": "Abasomesa baasabye ebizimbe ebipya." }
{ "en": "The cat ran away from her boss.", "lg": "Mu famire yaabwe bonna balina erinnya ly'ekika limu." }
{ "en": "I got confused when the teacher asked me so many questions.", "lg": "nan" }
{ "en": "The teachers requested for new structures.", "lg": "Bukwakkulizo ki omuntu bwatuukiriza okusobola okumuwola ssente mu bbanka?" }
{ "en": "They have the same surname in their family.", "lg": "Abantu tebakyasobola kwewola mu banka mu biseera ebya ssekukkulu bino." }
{ "en": "Most of the students passed the pre-entry law exam at Makerere university.", "lg": "Nasoberwa omusomesa bwe yambuuza ebibuuzo ebingi ennyo." }
{ "en": "What are the conditions for one to get a loan from the bank?", "lg": "Maneja w'ekirabo ky'emmere yatukkirizza okwetikka emmere okugitwala awaka." }
{ "en": "People can no longer access loans from the banks in this Christmas season.", "lg": "Abantu buvunaanyizibwa ku kuwanduka kw'abaana mu masomero ate nga emirimu ensangi zino gyeetaaga buyigirize." }
{ "en": "The number of patients admitted to the hospital has increased.", "lg": "Abayizi abasinga baayita ekigezo ekiyingiza abayizi abaagala okusoma amateeka ku Yunivaasite y'e Makerere." }
{ "en": "The restaurant manager allowed us to carry the leftover food to our homes.", "lg": "Omuwolereza wa gavumenti yali awakanya eky'okweyimirira omuwawaabirwa." }
{ "en": "People are concerned about school drop outs yet job opportunities now require academic qualifications.", "lg": "Abadde atunuulidde ebimuli ebyo okumala essaawa bbiri." }
{ "en": "I last watched a movie in a cinema hall two months ago.", "lg": "Omuwendo gw'abalwadde abaweereddwa ebitanda mu ddwaliro gweyongedde." }
{ "en": "The state attorney was against granting the accused a court bail.", "lg": "Atulwisa mu bugenderevu." }
{ "en": "She has been looking at those flowers for two hours.", "lg": "Sirina ntandikwa kutandika bizinensi yange." }
{ "en": "The team has been training very hard for their first game.", "lg": "Nnakoma okulaba ffirimu mu kibanda emyezi ebiri egiyise." }
{ "en": "He is intentionally delaying us.", "lg": "Entulege bisolo bya mirembe." }
{ "en": "I don't have the capital to start my business.", "lg": "Singa wali ongambyeko nga bukyali nti ojja kunkyalira." }
{ "en": "Circumcision is free of charge in all government health centers.", "lg": "Ttiimu ebadde etendekebwa na maanyi nga beetegekera oluzannya lwabwe olusooka." }
{ "en": "Zebras are peaceful animals.", "lg": "\"Buli lwe yavanga e Kampala, abaana yabaleeteranga ebirabo.\"" }
{ "en": "I wish you had told me about your visit earlier.", "lg": "Yasiimmula ennyumba." }
{ "en": "The three boys lived together in a hut.", "lg": "Okukomolebwa kwa bwerere mu malwaliro ga gavumenti gonna." }
{ "en": "\"Whenever he came from Kampala, he brought gifts for the children.\"", "lg": "Ebifo ebipya bijja kuzimbibwa okuyambako mu kulwanyisa endwadde ezimu." }
{ "en": "She mopped the house.", "lg": "Embwa yabuukira omuwala nga agenda ku ssomero." }
{ "en": "Anyone is free to file a case in court.", "lg": "Abalenzi abasatu baabeeranga wamu mu kasiisira." }
{ "en": "New facilities will be established to assist in fighting specific medical problems.", "lg": "Obuzibu bujjawo singa otaataaganya emitendera gy'okufuuyira." }
{ "en": "The dog jumped at a girl while she was on her way to school.", "lg": "Mu kibuga kyaffe mulimu wooteeri z'balambuzi nnyingi." }
{ "en": "Innocent people were killed in Masaka district.", "lg": "Omuntu yenna wa ddembe okuwaba omusango mu kkooti." }
{ "en": "Resistance comes in when you interrupt the flow of spraying.", "lg": "Taata wange baamukuza n'adda ku ddaala erya meja genero." }
{ "en": "There are many tourist hotels in our town.", "lg": "Abaana abali wansi w'emyaka kkumi n'etaano bajja kugemebwa okw'enjawulo." }
{ "en": "Sanyu and Capital radio stations are among the first and oldest stations in Uganda.", "lg": "Abantu abatalina musango battibwa mu disitulikiti y'e Masaka." }
{ "en": "My father was promoted to the rank of major general.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu bonna baasabiddwa beewandiise ewa ssentebe." }
{ "en": "Children between zero months to fifteen years will be given the various vaccines.", "lg": "Abalimi bonna tebatuukibwako." }
{ "en": "What is the best way to conserve fish?", "lg": "Sanyu ne Capital gye gimu ku mikutu gya leediyo egyasooka era egisinga obukadde mu Uganda." }
{ "en": "All refugees were requested to register with the chairman.", "lg": "Musajja wa Katonda eyafuukibwako amafuta." }
{ "en": "All the farmers are never reached.", "lg": "Amawanga galina okukolera awamu okwongera ku byobusuubuzi." }
{ "en": "Youths are the pillars of this nation.", "lg": "Ngeri ki esingayo obulungi ey'okukuumamu ebyennyanja ne bitayonooneka?" }
{ "en": "He is an anointed man of God.", "lg": "Kikyamu ki kye tukoze?" }
{ "en": "Countries should work together to increase trade.", "lg": "Obubaka obukwata ku byobulamu buteekeddwa kuggyibwa mu nsulo entuufu." }
{ "en": "The police suspect that he robbed the bank.", "lg": "Abavubuka z'empagi z'eggwanga lino." }
{ "en": "What wrong have we done?", "lg": "Ye yasooka okuba omukubiriza wa palamenti omukazi." }
{ "en": "Information about health should be sought from authentic sources.", "lg": "Omukozesa we yaakazuulwamu akawuka akalwaza kkolona." }
{ "en": "One of the causes of crime in our communities is poor upbringing.", "lg": "Poliisi eteebereza nti yabba bbanka." }
{ "en": "She was the first female speaker of parliament.", "lg": "Nnlina ebbanja erya looni ery'okusasula mu bbanga lya myaka etaano." }
{ "en": "Her employer has just tested positive for coronavirus.", "lg": "Eddembe ly'abakyala lirina okukuumibwa." }
{ "en": "What are the basic needs of man?", "lg": "Ekimu ku biviirako obuzzi bw'emisango mu kitundu y'enkuzibwa embi." }
{ "en": "I have a loan debt to pay for a period of over five years.", "lg": "Abaana bazannya okuva ku makya okutuusa olweggulo." }
{ "en": "Women's rights should be protected.", "lg": "Omubaka wa paalamenti owa Jonan county yawangulwa mu kulonda lwa kweyongera kwa njawukana za kibiina." }
{ "en": "It is important for a woman who is working and has a family to balance home and work duties.", "lg": "Byetaago ki omuntu by'atalina kubulwa?" }
{ "en": "The children play from morning till evening.", "lg": "Okugobebwa ku mulimu ky'ekimu ku bintu ebinnakuwaza ennyo ky'ofuna." }
{ "en": "The then Jonan county Member of Parliament lost the elections because of increased party divisions .", "lg": "Ekirungi buziyizibwa n'obuyambi bw'eddagala erigemebwa." }
{ "en": "Did you report the matter to the police?", "lg": "Kikulu nnyo omukazi akola okumanya engeri y'okuddukanyaamu emirimu gy'awaka era n'okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe ku mulimu." }
{ "en": "Being fired from work is one of the saddest thing to experience.", "lg": "Omu ku bannamawulire baatandikawo obw'amawulire bw'omupiira gw'ebigere yafa omwezi oguwedde." }
{ "en": "\"Fortunately, it is preventable with the help of effective vaccinations\"", "lg": "Yawandiika akatabo akakwata ku lutalo mu Bukiikakkono bwa Uganda." }
{ "en": "We cannot bring the dead back to life.", "lg": "Ensonga wagiroopa ku poliisi?" }
{ "en": "One of Uganda's pioneer football journalists died last month.", "lg": "Yasaasaanyiza ssente nnyingi ku ttikiti ez'okugenda okulaba omupiira." }
{ "en": "He wrote a book about the war in Northern Uganda.", "lg": "Abayizi abalala okuva mu zi ssetendekero ez'enjawulo bajja kuganyulwa mu buyambi." }
{ "en": "It is very hard to buid in rocky areas.", "lg": "Tetusobola kuzuukiza bafu." }
{ "en": "She spent a lot of money on the tickets to the soccer game.", "lg": "Njagala nnyo jjajjange omukazi era neenyumiriza mu kaseera ke tubeera ffembi." }
{ "en": "More students from different universities will become fund beneficiaries.", "lg": "\"\"\"Ba mmemba b'oludda oluvuganya bonna n'ababaka ba paalimenti beenyigira mu byobufuzi by'eggwanga.\"\"\"" }
{ "en": "Baboon troops can sometimes clash over territory.", "lg": "Kizibu nnyo okuzimba mu bifo eby'enjazi." }
{ "en": "I love my grandmother so much and cherish the time we spend together.", "lg": "\"Newankubadde ng'abeera n'emirimu mingi, afissizaawo famire ye obudde.\"" }
{ "en": "All opposition party members and parliamentarians are involved in the politics of the country.", "lg": "Omwalo tegukyali muganzi n'akatono." }
{ "en": "Driving through a red traffic light is against the law.", "lg": "Ebibinja by'amazike biyinza okuwamba ekitundu." }
{ "en": "\"Despite his busy schedule, he spares time for his family.\"", "lg": "nan" }
{ "en": "The port is not popular anymore.", "lg": "Yaziikibwa ku biggya bya bajjajjaabe." }
{ "en": "All those seeking justice should go to court.", "lg": "Okuvuga nga ku luguudo kuliko ekitaala ekimyufu kimenya mateeka." }
{ "en": "The accused offered my brother money to keep quiet.", "lg": "Abasajja babiri baawambiddwa ne battibwa eggulo ekiro." }
{ "en": "He was buried at his ancestral home.", "lg": "Gavumenti esaanidde okuteekateekera obulungi abantu baayo." }
{ "en": "I wash my hands before eating anything.", "lg": "Abo bonna abagala obw'enkanya balina kugenda mu kkooti." }
{ "en": "Two men were kidnapped and murdered last night.", "lg": "Embwa tezitya kkapa." }
{ "en": "The government should plan properly for its people.", "lg": "Empeta ye agyambala buli w'aba alaga." }
{ "en": "Training in shifts is tiresome.", "lg": "Nsooka kunaaba mu ngalo nga sinnalya kintu kyonna." }
{ "en": "Dogs are not afraid of cats.", "lg": "Wajja kubeerawo olutuula lwa kkooti leero." }
{ "en": "She wears her ring wherever she goes.", "lg": "Okuwangulwa mu kulonda kw'ebibiina si bulijjo nti y'enkomerero y'abesimbyewo." }
{ "en": "Some people help us work towards our dreams.", "lg": "Okutendekebwa mu mpalo kikooya." }
{ "en": "There will be a court session today.", "lg": "Ebiva mu bulimi byetaagibwa nnyo mu katale k'ensi yonna." }
{ "en": "Losing a party election is not always the end for the candidates.", "lg": "Wabaddewo olukungaana lwa bonna olwaleero." }
{ "en": "Our family serves food at the shelter for the homeless every Christmas.", "lg": "Abantu abamu batuyamba okukolerera ebirooto byaffe." }
{ "en": "Agricultural products are on high demand in the world market.", "lg": "Gavumenti yagambye bannamawulire bawe amawulire amatuufu gokka." }
{ "en": "There was a general assembly today.", "lg": "Yagamba nti okukyusa mu ngeri y'okuddukanyaamu kkampeyini kisingako." }
{ "en": "The bank reduced the interest rate on business loans to get more clients.", "lg": "Famire yaffe egaba emmere ku kyewogomo ky'abatalina we babeera buli Ssekukkulu." }
{ "en": "The government told journalists to report only accurate information.", "lg": "Okulwawo okutegeka akalulu kuleetedde abantu okwewuunaganya." }
{ "en": "He said that the change in campaign strategy is better.", "lg": "Kkooti yamukkiriza okweyimirirwa." }
{ "en": "The cause of the fire is still unknown.", "lg": "Bbanka yakendeeza ku magoba kw'ewolera abasuubuzi ssente okusobola okufuna bakasitoma abalala." }
{ "en": "The delayed elections raised eyebrows.", "lg": "Abatuuze balina olukusa okwogera ebyo bye batakkiriziganya nabyo." }
{ "en": "The court granted him bail.", "lg": "Yazuukuka nga tali mu mbeera nnungi." }
{ "en": "Old boys and girls can visit the previous schools.", "lg": "Ekyaviiriddeko omuliro tekinnamanyika." }
{ "en": "Residents have a right to voice whatever they are not comfortable with.", "lg": "Pulogulaamu za gavumenti za ku lwa bulungi bw'abantu." }
{ "en": "He woke up in a bad mood.", "lg": "Enkola ya tekinologiya omupya era eddukanyizibwa abakugu mu kompyuta." }
{ "en": "I will be briefing the press this evening.", "lg": "Abayizi abaali basomeddeko ku ssomero basobola okukyalirirako essomero lyabwe." }
{ "en": "Government programs are for the good of the general public.", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti bafuddeyo okugatta abantu mu kitundu." }
{ "en": "The system is of the latest technology and run by computer literates.", "lg": "Bizineesi nnyingi leero zigwa olw'okukozesa ab'enganda n'ab'emikwano." }
{ "en": "I do all these good things every day.", "lg": "Nja kuba njoegerako eri bannamawulire akawungenzi kano." }
{ "en": "The district leaders have made efforts to unite members in society.", "lg": "Kilaabu essuubira okutandikawo ttiimu y'omupiira gw'ensero n'ogw'ebigere mu biseera eby'omu maaso." }
{ "en": "\"Most businesses today collapse because they employ family members, friends, and relatives.\"", "lg": "Twetafuna kwanukulwa kwonna ku byogerebwa okuva ew'omwogezi wa poliisi." }
{ "en": "We have an emergency meeting today.", "lg": "Ebirungi bino byonna mbikola buli lunaku." }
{ "en": "The club intends to form volleyball and football teams in the future.", "lg": "Abakulembeze b'eddiini tebakkiriziganya na tteeka ppya." }
{ "en": "We didn't get any answers about the allegations from the police spokesperson.", "lg": "Yamagaamaga okukakasa nti tewali yali amulaba ng'afuka ku kkubo." }
{ "en": "He copied my answers.", "lg": "Tuyina olukiiko olw'amangu leero." }
{ "en": "Religious leaders are against the new law.", "lg": "Obululu bw'emyaka egiyise bwalimu ebbugumu okusinga ku bw'omwaka guno." }
{ "en": "He looked around to ensure that no one was seeing him urinate on the road.", "lg": "Eby'emizannyo byayimirizibwa okumala emyezi esatu olw'ekirwadde." }
{ "en": "All animals sleep at night.", "lg": "Yakoppye ebyanukulo byange." }
{ "en": "The previous campaigns were more vibrant compared to this year.", "lg": "Kaabuyonjo nnyingi nkyafu era zeenyinyaza." }
{ "en": "Sports activities were suspended for three months because of the pandemic.", "lg": "Ttiimu gye yabadde awagira yawanguddwa mu muzannyo gw'omupiira." }
{ "en": "I borrowed this dress from my sister.", "lg": "Ensolo zonna zeebaka ekiro." }
{ "en": "Many toilets are dirty and disgusting.", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti baakubirizza abantu okwewala okunywa omwenge." }
{ "en": "The team she was supporting lost in the football match.", "lg": "Ssettendekero yetaaga ssente endala." }
{ "en": "What should government do to help Ugandans who are stranded in Arabian countries?", "lg": "Ekiteeteeyi kino nakyeyazise ku muganda wange." }
{ "en": "The district leaders advised the people to avoid alcoholism.", "lg": "nan" }
{ "en": "The University needs more funding.", "lg": "Ebinyira byabuukira mu nsiko." }
{ "en": "\"All over the world, police bribery is becoming a pandemic.\"", "lg": "nan" }
{ "en": "My uncle has lived in France for more than ten years.", "lg": "Abantu bajja kulonda omukulembeze gwe beesiimidde." }
{ "en": "The bats flew into the bush.", "lg": "Kasooli asobola okukula amangu singa abeera alabiriddwa bulungi." }
{ "en": "The revenue authority requires a fifty per cent tax from the amount used during purchase.", "lg": "Okugulirira abasirikale kiri buli wamu okwetooloola ensi yonna." }
{ "en": "People will choose a leader of their choice.", "lg": "Ennaku zino emmere ya buseere." }
{ "en": "Maize can grow very fast if taken good care of.", "lg": "Oluguudo lw'eggaali y'omukka lwali lwa nkizo mu byenfuna bya Uganda ne Kenya." }
{ "en": "Many people lost their jobs because of the pandemic.", "lg": "Ekitongole kya Revenue Authority kyetaaga ebitundu amakumi ataano ku buli kikumi okuva ku muwendo ogwakozesebwa mu kugula." }
{ "en": "Food is very expensive these days.", "lg": "Abasawo balina okuba abeegendereza nga bajjanjaba abalwadde ba kolona." }
{ "en": "The railway was economically vital for both Uganda and Kenya.", "lg": "Abantu beeyongera okukwatibwa akawuka mu kitundu." }
{ "en": "Eight hospitals have been identified.", "lg": "Abantu bangi baafiirwa emirimu gyabwe olw'ekirwadde." }
{ "en": "Doctors need to take precaution when treating corona patients.", "lg": "Ennyumba yange njagala kugizimbako kikomera." }
{ "en": "More people are contracting the virus within the area.", "lg": "Osasudde emisolo gyo?" }
{ "en": "It is part of the sixty accelerator labs globally.", "lg": "Amalwaliro munaana gazuuliddwa." }
{ "en": "I want to build a fence on my house.", "lg": "Okusaba kwange kugaaniddwa." }
{ "en": "Have you paid your taxes?", "lg": "Abalimi abasinga mu Uganda balima muwogo buli mwaka." }
{ "en": "\"Politicians campaigned via radios, televisions and other media platforms.\"", "lg": "Eri emu ku zi accelerator lab enkaaga mu nsi yonna." }
{ "en": "My application has been rejected.", "lg": "Mikwano gyange gijja kutuuka mu ggwanga leero." }
{ "en": "Cassava growing is an annual activity for many farmers in Uganda.", "lg": "Omuteekamateeka yateesa okugaziya ttiimu." }
{ "en": "She explained the situation.", "lg": "\"Bannabyabufuzi kampeyini baazikubira ku leediyo, ttivi ne ku mikutu emirala egy'eby'empuliziganya.\"" }
{ "en": "My friends shall be arriving in the country today.", "lg": "Yagaana okuwa abalenzi emmere." }
{ "en": "A legislator proposed the expansion of the team.", "lg": "Jjajjange omusajja muyonjo nnyo ate ategeka ebintu bye bulungi." }
{ "en": "The water has damaged the school compound.", "lg": "Yannyonnyola embeera bw'eri." }
{ "en": "He denied the boys food.", "lg": "Teyakomyewo waka kulya kyaggulo." }
{ "en": "My grandfather is a very organized and orderly man.", "lg": "Kiki ky'oyize leero?" }
{ "en": "The Minister of Education and Sports holds a workshop every year to budget for the sector and this normally take place in the Conference Hall in Kampala.", "lg": "Amazzi goonoonye oluggya lw'essomero." }
{ "en": "He didn't come home for supper.", "lg": "Nnina emirimu mingi egy'okumaliriza leero." }
{ "en": "What have you learned today?", "lg": "Ebitongole ebikuumaddembe eby'enjawulo byali bivunaanyizibwa ku kuwa oluseregende lw'emmotoka za pulezidenti obukuumi." }
{ "en": "He got sick with malaria.", "lg": "Minisita w'ebyenjigiriza n'ebyemizannyo abeera n'olukiiko buli mwaka okuteekereteekera ekitongole era kino kitera kubaawo mu kisenge omuteesezebwa mu Kampala." }
{ "en": "I have very many tasks to accomplish today.", "lg": "Baguze ettaka ku gavumenti." }
{ "en": "Different protection units were responsible for protecting the president's convoy.", "lg": "Yakyalira famire y'omuwala kw'akwana okubasaba okumuwasa." }
{ "en": "The minister promised more government support to sports development in the country.", "lg": "nan" }
{ "en": "They have bought the land from the government.", "lg": "Okusonda kwetaagisa singa baba baagala okwongera ku buyambi bw'enkulaakulana." }
{ "en": "He visited his girlfriend's family to ask for her hand in marriage.", "lg": "Abakungu ba bbanka beetaaga omusingo ogwa looni." }
{ "en": "The only railway line still operating is the one to Kampala.", "lg": "Minisita yasuubizza obuwagizi bwa gavumenti obulala okukulaakulanya ebyemizannyo mu ggwanga." }
{ "en": "Fundraising is necessary if they want to increase the number of development funds.", "lg": "Abakrisito baazimbye ekisenge ky'omuluka." }
{ "en": "The bank officials required security for the loan.", "lg": "Abakyala abalondeddwamu b'akufuna obuwero obukozesebwa mu nsonga z'ekikyakala." }
{ "en": "We were joined by three more workers.", "lg": "Oluguudo lw'eggaali y'omukka lwokka olukyakola lwe lugenda e Kampala." }
{ "en": "The Christians constructed the parish hall.", "lg": "Yayoleka amagezi mangi ng'atendekebwa." }
{ "en": "Selected women will receive sanitary towels.", "lg": "Emiyembe girina ekiriisa kya vitamiini." }
{ "en": "Some start-up businesses have inadequate finance.", "lg": "Twegattibwako abakozi abalala basatu." }
{ "en": "He did the training with a lot of wisdom.", "lg": "Tetukolera wamu." }
{ "en": "Mangoes are rich in vitamins.", "lg": "Olukiiko lw'ekibuga luzimba akatale akapya." }
{ "en": "He is the only carpentry dealer in his district.", "lg": "Bizinensi ezimu ezitandika tezirina nsimbi zimala." }
{ "en": "We are not working together.", "lg": "Deborah Malac ye mubaka wa Amerika mu Uganda." }
{ "en": "The city council is constructing a new market.", "lg": "Ebyafaayo by'abantu abamu si birungi." }
{ "en": "It has soiled our freedom and we need to pick it up.", "lg": "Ye yekka ali mu by'obubazzi mu disitulikiti." }
{ "en": "Deborah Malac is the United States Ambassador to Uganda.", "lg": "Abasawo n'abazaalisa bataasa obulamu." }
{ "en": "Some people's history is not pleasant.", "lg": "Kirungi okuzimba enkolagana ennungi ku mulimu." }
{ "en": "Communities need to work together with the police.", "lg": "Kimazeewo eddembe lyaffe era tulina okulirwanirira." }
{ "en": "Nurses and midwives save lives.", "lg": "Waaliwo obutategeeragana wakati wa Uganda ne Tanzania." }
{ "en": "It is important to build good relationships at your workplace.", "lg": "Abalonzi abewandiisa basobola okukakasa amannya gaabwe mu bifo webalondera." }
{ "en": "Her family condemned her for getting pregnant when she is still in school.", "lg": "Abantu beetaaga okukolera awamu ne poliisi." }
{ "en": "There were disagreements between Uganda and Tanzania.", "lg": "Omutendesi yakubiriza abazannyi okugoberera amateeka g'omuzannyo." }
{ "en": "Registered voters can confirm registration at their voting locations.", "lg": "Abantu bangi kati bayingizza abaana mu bulimi." }
{ "en": "Roads are budgeted for almost every financial year.", "lg": "Ab'omu maka mw'ava baamunenyezza nnyo olw'okufuna olubuto ng'akyasoma." }
{ "en": "The coach asked the team to follow the rules of the game.", "lg": "Endwadde ezimu zisobola okuwonyezebwa n'okuziyizibwa." }
{ "en": "Many people are now involving children in farming.", "lg": "Omukulu wa ba kadhi ayina ebisaanizo by'omukulembeze omulungi." }
{ "en": "He got sick after joining a new football team.", "lg": "Enguudo zibalirirwa kyenkana buli mwaka gw'ebyensimbi." }
{ "en": "Some diseases can be cured and prevented.", "lg": "Enkolagana nyingi zikoseddwa olw'omwenge ." }
{ "en": "The new supreme Khadi has the qualities of a good leader.", "lg": "Kitaawe yalina emmundu etalina layisinsi." }
{ "en": "I think the new changes are not well-intended.", "lg": "Yalwala oluvannyuma lw'okwegatta ku ttiimu y'omupiira empya." }
{ "en": "So many relationships are damaged because of alcohol.", "lg": "Tewali muganyulo guva mu kuwoolera ggwanga." }
{ "en": "Their father owned an unlicensed gun.", "lg": "Maama wange agenze kulaba musumba." }
{ "en": "Government programs need close supervision.", "lg": "Ndowooza nti enkyukakyuka empya tezirina kigendererwa kirungi." }
{ "en": "There is no benefit in taking revenge.", "lg": "Tulina amasomero g'emipiira mu Yuganda." }
{ "en": "My mother has gone to see the pastor.", "lg": "Emibiri gy'abantu abaafiira ebweru w'eggwanga gyakomezebwawo mu ggwanga." }
{ "en": "nan", "lg": "Puloogulaamu za gavumenti zeetaaga kulondoolera ddala." }
{ "en": "We have football academies in Uganda.", "lg": "nan" }
{ "en": "The bodies of the people who died abroad were brought back to the country.", "lg": "Omusajja eyakwatibwa teyalina musango." }
{ "en": "He is reading a book about financial planning.", "lg": "nan" }
{ "en": "He is a hardworking farmer.", "lg": "Waliwo ekirabo ky'ensiimbi ekiweebwa abaleeta amaloboozi." }
{ "en": "The man who was arrested was innocent.", "lg": "Abazadde balina okugaana baana baabwe okusiba ku mizannyo." }
{ "en": "Whoever wanted food had to go a long distance to find it.", "lg": "Ali mu kusoma katabo akakwata ku nteekerateekera y'ensimbi." }
{ "en": "There is a monetary gift for the voice contributions.", "lg": "Famire z'omugole ezimu ziteekeddwa okusasula ettaka n'ente ng'omutwalo." }
{ "en": "Parents should prohibit their children from betting activities.", "lg": "Abantu nga ataano mu omu be bayawuddwa mu balala." }
{ "en": "He was sued for child neglect.", "lg": "Buli eyali ayagala emmere yalina okutambula olugendo oluwanvu okugifuna." }
{ "en": "Some bride families are required to pay dowry in the form of land and cattle.", "lg": "\"Amasomero gategeka empaka z'okuyimba, okuzina, n'emizannyo okutumbula eby'obuwangwa mu Uganda.\"" }
{ "en": "About fifty-one people have been isolated.", "lg": "Yamulindira kumpi n'omugga." }
{ "en": "A city building caught fire last night.", "lg": "Yawaawaabirwa olw'okulagajalira omwana." }
{ "en": "\"Schools organize music, dance, and drama competitions to appreciate the different cultures in Uganda.\"", "lg": "nan" }
{ "en": "She waited for him near the river.", "lg": "Waliwo okwemulugunya kwa bannabyabufuzi abeezimbawo nti waaliwo ebitaali bituufu mu kalulu." }
{ "en": "Why are there waves on the lake?", "lg": "Ekizimbe ky'ekibuga kyakwata omuliro ekiro kya jjo.." }
{ "en": "A beggar came to me and asked for two thousand Ugandan shillings.", "lg": "Abakyala balondeddwa mu bifo eby'amaanyi." }
{ "en": "There are claims by the political candidates that there was fraud in elections.", "lg": "N'abaagemwa nabo bubakwata." }
{ "en": "The nurse gave her a prescription for the medication.", "lg": "Lwaki ku nnyanja kuliko amayengo?" }
{ "en": "Women have been elected into positions of power.", "lg": "E Ntebbe waliyo ttiimu y'abazannyi ba golofu." }
{ "en": "Those vaccinated have not been spared.", "lg": "Mu ttiimu y'omupiira gw'ensero mulina kubaamu abazannyi bameka?" }
{ "en": "Many prisoners are tortured.", "lg": "nan" }
{ "en": "There is a golf club in Entebbe.", "lg": "Ente n'endogoyi bisobola okukuyamba ku mirimu gy'ennimiro." }
{ "en": "How many players are needed in a basketball team?", "lg": "Omusumba yawa ebintu bya disitulikiti omukisa." }
{ "en": "The journalist reported about the challenges financial institutions are facing.", "lg": "Abasibe bangi batulugunyizibwa." }
{ "en": "The ox and the donkey can help with garden work.", "lg": "Omukulembeze omulungi alina okuba omwetowaze." }
{ "en": "The priest blessed the district property.", "lg": "Ekitongole kiyambye mu kutumbula eby'ensoma." }
{ "en": "Top health officials should champion the fight against corruption in hospitals.", "lg": "Munnamawulire yayogedde ku kusoomooza ebitongole bya ssente kwe bisanga." }
{ "en": "A good leader should be humble.", "lg": "Ebisale by'amafuta byeyongera singa amakolero g'amajaani gakolera mu bifo ng'amasannyalaze gavaavaako." }
{ "en": "The organization has helped in promoting education.", "lg": "Taata wange yatwalibwa okulongoosebwa." }
{ "en": "We don't have enough financial capacity.", "lg": "Abasawo ab'okuntikko balina okukulemberamu okulwanyisa enguzi mu malwaliro." }
{ "en": "Extra fuel costs are incurred when tea factories operate in areas facing Load Shedding.", "lg": "Omusawo annyonnyola nti ateekamu ssente nnyingi mu kupangisa n'okugula ebintu." }
{ "en": "My father was taken for a surgery.", "lg": "Omupiira gw'ebigere gwe muzannyo gw'eggwanga." }
{ "en": "We visited the game park during our school tour.", "lg": "Tetulina busobozi bwa nsimbi bumala." }
{ "en": "The doctor explains that he incurs a lot of costs in rent and purchasing items.", "lg": "Entulege zifaanana zitya?" }
{ "en": "Football is the national sport in the country.", "lg": "Ekire eky'amaanyi kyalese famire ezimu nga tezikyalina we zibeera." }
{ "en": "He has explained the whole story to the police.", "lg": "Twalambula ekkuumiro ly'ebisolo mu kulambula kw'essomero lyaffe." }
{ "en": "What do zebras look like?", "lg": "nan" }
{ "en": "The heavy downpour left some families homeless.", "lg": "Nnyinza kugula wa ebimmotoka bi lukululana?" }
{ "en": "Youths love to use slogans in their conversations.", "lg": "Annyonnyodde emboozi yonna eri poliisi." }
{ "en": "He was promoted to the rank of lieutenant general.", "lg": "Yafiirwa ssente mpitirivu mu bizineesi ye." }
{ "en": "Where can I buy used trucks?", "lg": "Tetusobola kuggyawo kino." }
{ "en": "The highly contested elections were ruined with violence.", "lg": "Abavubuka baagala nnyo okukozesa engombo mu kunyumya kwabwe." }
{ "en": "He lost a lot of money in his business.", "lg": "nan" }
{ "en": "We cannot eliminate it.", "lg": "\"Abakuumi nga tebategedde, omutemu yakozesa petulooli n'ebipiira okwokya ekizimbe.\"" }
{ "en": "The traffic officer stopped our car at the checkpoint.", "lg": "Okulonda okwalimu okuvuganya okw'amaanyi kwagootaanyizibwa obutabanguko." }
{ "en": "She returned to the singing competition in 2005.", "lg": "Ekitangaala eky'omu kisenge kyo kibadde ki?" }
{ "en": "\"Without the guards noticing, the criminal used petrol and tyres to burn the building .\"", "lg": "Abatambuze bangi baagala nnyo okukozesa boodabooda." }
{ "en": "She is a board member of one of the biggest organizations in the country.", "lg": "Omukungu w'entambula y'ebidduka yayimirizza emmotoka yaffe mu kifo ewakeberebwa." }
{ "en": "What has happened to the light in your room?", "lg": "Bazadde bange batya Katonda." }
{ "en": "Many passengers prefer using motorcycles other than cars.", "lg": "Balina ebyetaago by'emirimu gyabwe?" }
{ "en": "We are going to town.", "lg": "Mmemba ku lukiiko olufuzi olw'ekimu ku bitongole ebisinga obunene mu ggwanga." }
{ "en": "My parents are God-fearing.", "lg": "Yawaddeyo alipoota eno jjo." }
{ "en": "Are they qualified for their jobs?", "lg": "Bakomezebwawo mu nsawo z'emirambo." }
{ "en": "People should be appreciated when they are still alive.", "lg": "Tugenda mu kibuga." }
{ "en": "He submitted this report yesterday.", "lg": "nan" }
{ "en": "They are returned in body bags.", "lg": "Abakulembezze b'ebyalo balindirira kuddibwaamu kwa gavumenti." }
{ "en": "Women were urged to seek antenatal services.", "lg": "nan" }
{ "en": "nan", "lg": "Endwadde zonna zigemebwa?" }
{ "en": "The local leaders are waiting for government feedback.", "lg": "Enkoko eno yayaludde amagi ataano." }
{ "en": "Student's can improve their communication skills during debates.", "lg": "Abakyala bakubiriziddwa okugenda okufuna obujjanjabi nga bali mbuto." }
{ "en": "Are all diseases immunizable?", "lg": "Lwaki abatunzi b'ennyama mu kibuga kino batono nnyo?" }
{ "en": "This hen hatched five eggs.", "lg": "nan" }
{ "en": "Cherukut was undergoing a course at the College of Logistics and Engineering in Magamaga", "lg": "Abayizi basobola okulongoosa obukugu bwabwe mu by'empuliziganya mu biseera by'okukubaganya ebirowoozo." }
{ "en": "Why are there few meat sellers in this town?", "lg": "Bawuliriza programu z'oku leediyo ezoogererwamu abo abaabaabulira." }
{ "en": "nan", "lg": "Baasomeseddwa ku kweyonja." }
{ "en": "The company has an outdated record-keeping system.", "lg": "Cherukut yali asoma essomo lya Logistics ne Engineering e Magamaga." }
{ "en": "They are hearing radio programs where the betrayers are participating.", "lg": "nan" }
{ "en": "They were sensitized about personal hygiene.", "lg": "Abantu baagala ebyambalo ebitasangibwa walala." }
{ "en": "He has not yet been paid for leading the project.", "lg": "Kkampuni ekozesa entereka y'ebiwandiiko eyayitako." }
{ "en": "There is a certain police officer that has died.", "lg": "nan" }
{ "en": "People like unique outfits.", "lg": "Yateeba goolo ye eya sizoni ku Lwomukaaga." }
{ "en": "Media is a trusted source of information.", "lg": "Tannasasulwa okukulemberamu pulojekiti ." }
{ "en": "He collects ten trays of eggs from his farm.", "lg": "Olususu lwange lwafuuka luweweevu oluvannyuma lw'okulumetta ekizigo." }
{ "en": "He scored his first goal of the season on Saturday.", "lg": "Abavubuka bakubirizibwa okukola ennyo nga bakyali mu myaka gyabwe egy'ekivubuka." }
{ "en": "Most residents are not comfortable with self-quarantine.", "lg": "Amawulire mukutu gwa bubaka ogwesigika." }
{ "en": "My skin became smooth after putting on lots of lotion.", "lg": "\"\"\"Abaana baffe baagala nnyo okuzannyira awamu.\"" }
{ "en": "The youth are encouraged to work hard while in their youthful age.", "lg": "Ttiimu emu yokka yesobola okuwangula oluzannya." }
{ "en": "I want to see what the police officers are doing.", "lg": "Abatuuze abasinga tebatebenkedda n'okweteeka mu kalantiini." }
{ "en": "Our children like to play together.", "lg": "Kabaka alonze mutabani we asinga obukulu okuba omusika we." }
{ "en": "Only one team can win the match.", "lg": "nan" }
{ "en": "Teachers are always out of class during school hours.", "lg": "Njagala kulaba abasirikale bye bakola." }
{ "en": "The king has chosen his eldest son to be his heir.", "lg": "Ki ekireetera okulumizibwa mu kifuba?" }
{ "en": "She planted bananas on her large piece of land.", "lg": "Ensimbi zijja kuba zimala okuzimba ekizimbe kyonna." }
{ "en": "Cigarette factories continue to make a lot of money in selling tobacco products.", "lg": "Abasomesa tebatera kubeera mu bibiina mu budde bw'okusomesa." }
{ "en": "What causes chest pain?", "lg": "Embuzi ennume ziwunya ekkalalume." }
{ "en": "The funding will be enough to construct the whole building.", "lg": "Abayizi bangi tebajja kutuula bigezo by'akamalirizo." }
{ "en": "The big tables were beautifully laid.", "lg": "Amakolero ga sigala gakyayongera okukola ssente mu kutunda ebiva mu taaba." }